资讯

KU All Saints,Abakirizza batambuza ekubo ly’omusalaba.Omusumba Frederick Baalwa akubirizza abakirizza okwekuba mu mitima nokusonyiwa.
Omulabirizi w’e Namirembe, Moses Banja yeekokkodde olw'ebikolwa eby'ekibbattaka, ekiwambabantu n'obulyake mu bitongole bya Gavumenti, n'asaba Kristo akyuse abakola bino mu kiseera kino eky'Amazuukira ...
Omu ku bajaasi abalwanyisa envuba embi ku nnyanja, attiddwa mu bukambwe, omulambo gwe, ne bagunnyika mu mazzi ne babulawo. Attiddwa, ye Private Bedwin Mugisha bw'abadde aliko abavubi babiri b'akutte ...
"Okufuna omusajja omulala nakikola nkigenderedde nkulumye omanye bwe kiruma" ...
WAABADDEWO akanyoolagano e Wandegeya nga Polof. Badru Kateregga owa Kampala University atutte abaana 3 okuli n’abalongo okubakebera endagabutonde (DNA) akakase oba ddala babe.
Ekitongole ky'ensi yonna ekya Global Alliance for Improved Nutrition kitongozza kaweefube ow'okulya ebivaavava ng'ono atuumiddwa " Vegetables for All" "Maama ow'akabi " n'ekigendererwa eky'okukubiriza ...
KKIRAABU ya Newcastle eyongedde okwenyweza ku kimeeza kya Premier League, bw'ekunkumudde Crystal Palace ggoolo 5-0 mu 'ggolu' lye baazannye mu kiro ky'Olwokusatu n'ewanulayo Nottingham Forest mu ...