资讯

Omulabirizi w’e Namirembe, Moses Banja yeekokkodde olw'ebikolwa eby'ekibbattaka, ekiwambabantu n'obulyake mu bitongole bya Gavumenti, n'asaba Kristo akyuse abakola bino mu kiseera kino eky'Amazuukira ...
KU All Saints,Abakirizza batambuza ekubo ly’omusalaba.Omusumba Frederick Baalwa akubirizza abakirizza okwekuba mu mitima nokusonyiwa.
Omu ku bajaasi abalwanyisa envuba embi ku nnyanja, attiddwa mu bukambwe, omulambo gwe, ne bagunnyika mu mazzi ne babulawo. Attiddwa, ye Private Bedwin Mugisha bw'abadde aliko abavubi babiri b'akutte ...
WAABADDEWO akanyoolagano e Wandegeya nga Polof. Badru Kateregga owa Kampala University atutte abaana 3 okuli n’abalongo okubakebera endagabutonde (DNA) akakase oba ddala babe.
"Okufuna omusajja omulala nakikola nkigenderedde nkulumye omanye bwe kiruma" ...
KKIRAABU ya Newcastle eyongedde okwenyweza ku kimeeza kya Premier League, bw'ekunkumudde Crystal Palace ggoolo 5-0 mu 'ggolu' lye baazannye mu kiro ky'Olwokusatu n'ewanulayo Nottingham Forest mu ...
Ono aludde ng’atawaanyizibwa ekirwadde era kigambibwa nti y’ensonga lwaki yasooka n’awummuzaamu n’emirimu gy’amawulire.