资讯
Munnamawulire munnaffe Backer Mulimira agattiddwa ne mukyala we mu ggwanga ly'America ...
EBYENTAMBULA bisanyaladde ku luguudo oluva e Mityana okudda e Kampala e Buyala okumpi n’omugga Mayanja, ekitundu ky’oluguudo bwe kibomose ne kigwamu. EBYENTAMBULA bisanyaladde ku luguudo oluva e ...
PULEZIDENTI wa America eyawummula, Joe Biden ayogeddeko eri Abamerica omulundi okusoose bukya ava mu ntebe n'akolokota enfuga y'eyamuddira mu bigere, naggagga Donald Trump. Trump bw'afaanana. Biden ...
OKULWANIRA emmaali y'omugenzi Hajj Moses Katongole yali owa UTODA kusitudde buto mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.
PULEZIDENTI Museveni akyamudde abantu be Mityana mu kulambula enkola ya Parish Development Model ne pulojekiti za Gavumenti endala bwabayiyeemu omusimbi oguli mu buwumbi.
WAALI weebuuzizzaako ebintu omukazi by’ayagala mu bba? Nti era singa omusajja ogezaako okusoma ebirowoozo by’abakyala ayinza n’okusoberwa ku ddala abakazi kye baagala!
Bazudde n'ejjambiya ze bakozesa era gwe baakutte abatutte gye babadde bazitereka ...
EBIGEZO bya Bukedde ebya End of Term one Assessment eby’abayizi ba P7 byettaniddwa; abazadde, amasomero n’abaagala okutumbula ebyenjigiriza ne basabibwa okubigulira abayizi bamanye bwe bayimiridde.
BANNAMATEEKA b’oludda olwawawaabirwa baasoyezza omukugu wa poliisi ebibuuzo ku buganga bw’amasasi bwe yazuula ku kiteteeyi kya Molly Katanga ne muwala we Patricia Kankwanzi ...
OMUBAKA wa Busiro East, Medard Lubega Seggona asekeredde abaagala ekifo kye n’abawa amagezi banuune ku vvu! Okwogera bino yasinzidde mu lukiiko e Kyengera gye yagenze okutaawulula enkaayana z’ettaka. ...
WALIWO abazadde e Kibaale , abalaajanidde gavumenti ebayambe okuzza omulambo gwa muwala waabwe , eyafiira e Saudi Arabia.
一些您可能无法访问的结果已被隐去。
显示无法访问的结果